Salmos 71

LUG

1 Mu ggwe, Ayi Mukama, mwe neekweka,

2 Mu butuukirivu bwo ondokole, omponye;

3 Onfuukire olwazi obuddukiro bwange,

4 Ayi Katonda wange omponye mu mukono gw’ababi,

5 Kubanga ggwe, Ayi Mukama, ggwe ssuubi lyange;

6 Neesiga ggwe kasookedde nzalibwa;

7 Eri abangi nafuuka;

8 Akamwa kange kajjudde ettendo lyo,

9 Tonsuula mu kiseera kyange eky’obukadde.

10 Kubanga abalabe bange banjogerako;

11 Bagamba nti, “Katonda amulese,

12 Ayi Katonda, tombera wala, Ayi Katonda wange,

13 Abo abampawaabira bazikirizibwe nga bajjudde ensonyi,

14 Naye nze nnaabanga n’essuubi ennaku zonna.

15 Akamwa kange kanaayogeranga ku bikolwa byo eby’obutuukirivu obudde okuziba;

16 Nnaatambuliranga mu maanyi go, Ayi Mukama Katonda,

17 Ayi Katonda, ggwe wanjigiriza okuva mu buvubuka bwange;

18 Ne bwe ndiba nga nkaddiye nga mmeze n’envi,

19 N’obutuukirivu bwo, Ayi Katonda, butuuka mu ggulu.

20 Newaakubadde wandeka ne mbonaabona nnyo bwe ntyo,

21 Olinnyongerako ekitiibwa

22 Nnaakutenderezanga ne nnanga ey’enkoba

23 Nnaayimusanga eddoboozi lyange olw’essanyu

24 Olulimi lwange nalwo lunaayogeranga ku bikolwa byo eby’obutuukirivu

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado