1 Nnaagulumizanga Mukama buli kiseera,
2 Omwoyo gwange guneenyumiririzanga mu Mukama;
3 Kale tutendereze Mukama,
4 Nanoonya Mukama, n’annyanukula;
5 Abamwesiga banajjulanga essanyu,
6 Omunaku ono yakoowoola Mukama n’amwanukula,
7 Malayika wa Mukama yeebungulula abo abatya Mukama,
8 Mulegeeko mulabe nga Mukama bw’ali omulungi!
9 Musseemu Mukama ekitiibwa mmwe abatukuvu be,
10 Empologoma zirumwa enjala ne ziggwaamu amaanyi;
11 Mujje wano baana bange, mumpulirize;
12 Oyagala okuwangaala mu bulamu obulungi,
13 Olulimi lwo lukuumenga luleme okwogera ebitasaana,
14 Lekeraawo okukola ebibi, okolenga ebirungi;
15 Amaaso ga Mukama gatunuulira abo abatuukirivu,
16 Mukama amaliridde okumalawo abakola ebibi,
17 Abatuukirivu bakoowoola Mukama n’abawulira
18 Mukama abeera kumpi n’abalina emitima egimenyese, era alokola abo abalina emyoyo egyennyise.
19 Omuntu omutuukirivu ayinza n’okuba n’ebizibu bingi,
20 Amagumba ge gonna Mukama agakuuma,
21 Ekibi kiritta abakola ebibi,
22 Mukama anunula abaweereza be;