1 Atenderezebwe Mukama, olwazi lwange,
2 Mukama anjagala ye Katonda wange era kye kiddukiro kyange,
3 Ayi Mukama, omuntu kye ki ggwe okumufaako,
4 Omuntu ali nga mukka.
5 Yawula mu ggulu lyo, Ayi Mukama, okke!
6 Myansa abalabe basaasaane,
7 Ogolole omukono gwo ng’osinziira waggulu ennyo,
8 ab’emimwa egyogera eby’obulimba,
9 Ayi Mukama, nnaakuyimbiranga oluyimba oluggya;
10 ggwe awa bakabaka obuwanguzi;
11 Ndokola, omponye onzigye
12 Batabani baffe mu buvubuka bwabwe, Ayi Mukama,
13 Amawanika gaffe gajjule ebibala
14 Ente zaffe ziwalule ebizito.
15 Abantu abaweereddwa emikisa egyo beesiimye!