1 Wulira okusaba kwange, Ayi Mukama,
2 Tonsalira musango,
3 Omulabe wange angoba n’ankwata n’ansuula wansi;
4 Noolwekyo omwoyo gwange guweddemu endasi,
5 Nzijukira ennaku ez’edda,
6 Ngolola emikono gyange gy’oli,
7 Yanguwa okunziramu, Ayi Mukama,
8 Obudde nga bukedde, nsaba ondage okwagala kwo okutaggwaawo;
9 Mponya, Ayi Mukama, abalabe bange,
10 Njigiriza okukola by’oyagala,
11 Olw’erinnya lyo, Ayi Mukama, onkuume,
12 Omalewo abalabe bange olw’okwagala kwo,