Provérbios 9

LUG

1 Amagezi gazimbye ennyumba yaago,

2 Gategese ennyama yaago ne wayini waago;

3 Gatumye abawala abaweereza bakoowoolere

4 “Buli atalina kutegeera akyameko wano!”

5 “Mujje mulye ku mmere yange

6 Mulekeraawo obutaba na kutegeera mubeere balamu,

7 Oyo anenya omunyoomi ayolekera kuvumwa,

8 Tonenyanga munyoomi, aleme okukukyawa, naye

9 Yigirizanga ow’amagezi naye aneeyongeranga okuba n’amagezi,

10 “Mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera,

11 Ku lwange oliwangaala emyaka mingi nnyo,

12 Bw’obeera omugezi, amagezi go gakuyamba,

13 Omukazi omusirusiru aleekaana,

14 Era atuula mu mulyango gw’ennyumba ye,

15 ng’akoowoola abo abayitawo,

16 Abagamba nti, “Buli alina okumanya okutono ajje muno.”

17 “Amazzi amabbe nga gawooma!

18 Naye oyo agwa mu kitimba kye tamanya nti nnyumba yakuzikirira,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado