Provérbios 4

LUG

1 Muwulirize baana bange okuyigiriza kwange ng’okwa kitammwe,

2 Kubanga mbawa okuyigiriza okulungi;

3 Bwe nnali omuvubuka nga ndi ne kitange,

4 yanjigiriza n’aŋŋamba nti, “Ebigambo byange bikuumenga ku mutima gwo,

5 Funa amagezi; funa okutegeera,

6 Togalekanga, nago ganaakukuumanga,

7 Ddala amagezi kye kintu ekisingira ddala obukulu;

8 Amagezi gagulumize, nago gajja kukuyimusa,

9 Amagezi gajja kukutikkira engule ey’ekisa,

10 Wuliriza ggwe, mutabani, era okkirize ebigambo byange

11 Nkuluŋŋamya mu kkubo ery’amagezi,

12 Bw’onootambulanga, ekigere kyo kireme okuziyizibwa;

13 Nywerezanga ddala okuyigirizibwa, tokutanga:

14 Toyingiranga mu kkubo ly’abakozi b’ebibi,

15 Lyewalenga, tolitambulirangamu,

16 Kubanga abakozi b’ebibi tebayinza kwebaka okuggyako nga bakoze ebibi,

17 Okukola ebibi y’emmere yaabwe,

18 Ekkubo ly’abatuukirivu liri ng’enjuba eyakavaayo,

19 Naye ekkubo ly’ababi liri ng’ekizikiza ekikutte,

20 Mutabani wange wuliriza n’obwegendereza ebigambo byange;

21 ebigambo bino tebikuvangako,

22 kubanga bya bulamu eri abo ababifuna,

23 Ekisinga byonna kuuma omutima gwo,

24 Weewalire ddala eby’obubambavu

25 Amaaso go gatunulenga butereevu,

26 Ttereeza bulungi amakubo go;

27 Tokyamanga ku mukono ogwa ddyo oba ogwa kkono;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado