Provérbios 3

LUG

1 Mwana wange, teweerabiranga bintu bye nakuyigiriza,

2 kubanga bijja kuwangaaza obulamu bwo ku nsi,

3 Amazima n’ekisa tobyerabiranga;

4 Bw’otyo bw’onoofuna okuganja n’okusiimibwa

5 Weesige Mukama n’omutima gwo gwonna,

6 Mukama mukulembezenga mu by’okola byonna,

7 Amagezi go tegakusigulanga,

8 Onoofunanga obulamu mu mubiri gwo

9 Mukama mugulumizenga n’eby’obugagga byo; n’ebibala ebisooka eby’ebintu byo byonna eby’omu nnimiro yo,

10 olwo amaterekero go lwe ganajjulanga ebintu enkumu,

11 Mwana wange tonyoomanga kukangavvula kwa Mukama,

12 kubanga Mukama anenya oyo gw’ayagala,

13 Aweereddwa omukisa oyo afuna amagezi,

14 kubanga amagezi gasinga ffeeza

15 Amagezi ga muwendo mungi okusinga amayinja ag’omuwendo omungi:

16 Mu mukono gwago ogwa ddyo mwe muli obuwanguzi;

17 Mu magezi mulimu essanyu,

18 Amagezi muti gwa bulamu eri abo abagakwata ne baganyweza;

19 Amagezi, Mukama ge yakozesa okuteekawo emisingi gy’ensi;

20 n’okumanya kwe, kwe yakozesa okwawula obuziba bw’ennyanja,

21 Mwana wange, beeranga n’okuteesa okulungi n’okusalawo ebisaana,

22 binaabeeranga obulamu eri emmeeme yo,

23 Bw’otyo bw’onootambulanga nga onyweredde mu kkubo lyo,

24 Bw’onoogalamiranga toobenga na kutya,

25 Totyanga kabenje kootomanyiridde,

26 Kubanga Mukama y’anaabeeranga obwesigwa bwo,

27 Tommanga birungi abo be bisaanira

28 Togambanga muliraanwa wo nti,

29 Totegekanga kukola bulabe ku muliraanwa wo,

30 Tovunaananga muntu n’omu awatali nsonga

31 Tokwatirwanga obuggya omuntu ayigganya abalala,

32 kubanga omuntu omugwagwa wa muzizo eri Mukama,

33 Ekikolimo kya Mukama kiri ku nnyumba y’ababi,

34 Ddala ddala, Mukama anyooma abanyoomi,

35 Ab’amagezi balisikira ekitiibwa,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado