Provérbios 26

LUG

1 Ng’omuzira bwe gutasaana mu biseera bya kusiga oba enkuba mu makungula,

2 Ng’enkazaluggya ewabye, ng’akataayi akabuukabuuka,

3 Embooko ya mbalaasi, n’olukoba lwa ndogoyi,

4 Toyanukulanga musirusiru ng’obusirusiru bwe, bwe buli,

5 Omusirusiru omuddangamu ng’obusirusiru bwe, bwe buli,

6 Omuntu atuma omusirusiru,

7 Ng’amagulu g’omulema bwe galengejja obulengezzi,

8 Ng’atadde ejjinja mu nvuumuulo bw’aba,

9 Ng’eriggwa bwe lifumita mu mukono gw’omutamiivu,

10 Ng’omulasi w’akasaale, amala galasa buli gw’asanze,

11 Ng’embwa bw’eddira ebisesemye by’ayo,

12 Olaba omuntu omugezi mu maaso ge ye?

13 Omugayaavu agamba nti, “Mu kkubo eriyo empologoma,

14 Ng’oluggi bwe lukyukira ku ppata zaalwo,

15 Omugayaavu akoza n’engalo ze mu kibya,

16 Omugayaavu alowooza nti mugezi,

17 Ng’asika embwa amatu,

18 Ng’omulalu akasuka

19 bw’abeera omuntu alimba munne,

20 Enku bwe zibula omuliro guzikira,

21 Ng’amanda ku gannaago agaliko omuliro, oba enku ku muliro,

22 Ebigambo by’omuntu ageya biri ng’emmere ewoomerera,

23 Ng’ekintu eky’ebbumba ekibikkiddwako amasengere,

24 Omuntu ow’enkwe alimbalimba n’emimwa gye

25 Wadde nga by’ayogera bisanyusa, tomukkiririzaamu

26 Enkwe ze ziyinza okubikkibwa mu kubuzaabuuza,

27 Buli asima ekinnya y’alikigwamu,

28 Olulimi olulimba lukyawa abo be lufumita,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado