Provérbios 25

LUG

1 Zino nazo ngero za Sulemaani abasajja ba Keezeekiya kabaka wa Yuda ze baakoppolola.

2 Okukisa ensonga kitiibwa kya Katonda,

3 Ng’eggulu bwe lyewanise waggulu ennyo n’ensi bw’ekka ennyo wansi,

4 Effeeza giggyeemu ebisejja,

5 Ggyawo abakozi b’ebibi mu maaso ga kabaka,

6 Teweekuzanga mu maaso ga kabaka,

7 Kubanga okukugamba nti, “Jjangu wano mu maaso,”

8 Amaaso go bye galabye

9 Bw’owozanga ne muliraanwa wo,

10 akiwulira aleme okukuswaza;

11 Ekigambo ekyogere nga bwe kisaanidde,

12 Ng’empeta ey’omu kutu eya zaabu, oba akakomo aka zaabu ennungi,

13 Ng’obunnyogovu bw’omuzira bwe bubeera mu biseera eby’okukunguliramu,

14 Ng’ebire n’empewo omutali nkuba,

15 Okugumiikiriza okungi kuyinza okukkirizisa omufuzi,

16 Bw’ozuula omubisi gw’enjuki, lyako ogwo gwokka ogukumala,

17 Tokyalanga lunye ewa muliraanwa wo,

18 Omuntu awa obujulizi obw’obulimba ku muliraanwa we,

19 Okwesiga omuntu ateesigika,

20 Ng’omuntu eyeeyambula engoye mu kiseera eky’obutiti,

21 Omulabe wo bw’aba alumwa enjala, muwe emmere alye,

22 Kubanga oliba otuuma amanda g’omuliro ku mutwe gwe,

23 Ng’empewo ey’obukiikakkono bwereeta enkuba,

24 Okusulanga mu kasonda waggulu ku nnyumba,

25 Ng’amazzi amannyogovu bwe gaba eri emmeeme erumwa ennyonta,

26 Ng’oluzzi olusiikuuse, oba ensulo eyonoonese,

27 Si kirungi kulya mubisi gwa njuki mungi,

28 Omuntu ateefuga

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado