1 Bw’otuulanga okulya n’omufuzi,
2 era weegendereze
3 Tolulunkanira mmere ye ennungi,
4 Teweemalangako mirembe ng’oyaayaanira obugagga;
5 Eby’obugagga obikubako eriiso limu nga by’agenze dda,
6 Tolyanga mmere ya muntu mukodo,
7 Kubanga ye muntu
8 Akatono k’onooba olidde onookasesema,
9 Totegana kubuulirira musirusiru,
10 Tojjululanga nsalo ey’edda,
11 kubanga abalwanirira w’amaanyi,
12 Ossangayo omwoyo eri okuyigirizibwa,
13 Tolekangayo kukangavvula mwana,
14 Mubonerezenga n’akaggo,
15 Mwana wange, bw’oba n’omutima ogw’amagezi,
16 Nnaajjaguzanga okuva ku ntobo y’omutima gwange,
17 Omutima gwo gulemenga okukwatirwa aboonoonyi obuggya,
18 Mazima ddala onoobanga n’essuubi mu biseera eby’omu maaso,
19 Mwana wange wulirizanga, obeerenga n’amagezi,
20 Teweegattanga ku abo abeekamirira omwenge,
21 Kubanga omutamiivu n’omuluvu baavuwala,
22 Wulirizanga kitaawo eyakuzaala,
23 Gula amazima so togatunda,
24 Kitaawe w’omutuukirivu alina essanyu lingi,
25 Leka kitaawo ne nnyoko basanyuke,
26 Mwana wange mpa omutima gwo,
27 kubanga omukazi omwenzi lukonko luwanvu,
28 Ateega ng’omutemu,
29 Ani alina obuyinike? Ani alina ennaku?
30 Abo abatava ku mwenge,
31 Totunuulira wayini ng’amyuse,
32 ku nkomerero aluma ng’omusota,
33 Amaaso go galiraba ebyewuunyo,
34 Oliba ng’omuntu eyeebase wakati mu nnyanja,
35 Olyogera nti, “Bankubye, naye sirumiddwa.