Provérbios 19

LUG

1 Omuntu omwavu atambulira mu butuukirivu,

2 Si kirungi okuba omujjumbize naye nga tolina kumanya,

3 Obusirusiru bw’omuntu bwe bwonoona obulamu bwe,

4 Obugagga buleeta emikwano mingi,

5 Omujulizi ow’obulimba talirema kubonerezebwa,

6 Bangi banoonya okuganja mu maaso g’omufuzi,

7 Baganda b’omwavu bonna bamwewala,

8 Oyo afuna amagezi ayagala emmeeme ye,

9 Omujulizi ow’obulimba talirema kubonerezebwa,

10 Omusirusiru tasaana kubeera mu bulamu bwa kwejalabya,

11 Omuntu omutegeevu alwawo okusunguwala,

12 Obusungu bwa kabaka buli ng’okuwuluguma kw’empologoma,

13 Omwana omusirusiru aleetera kitaawe okuzikirira,

14 Ennyumba n’obugagga bisikirwa okuva ku bazadde,

15 Obugayaavu buleeta otulo tungi,

16 Oyo akwata ebiragiro akuuma obulamu bwe,

17 Oyo akwatirwa omwavu ekisa awola Mukama,

18 Kangavvulanga omwana wo kubanga mu ekyo mulimu essuubi,

19 Omuntu omukambwe ennyo alisasula ebiriva mu bukambwe bwe,

20 Ssangayo omwoyo ku magezi agakuweebwa ne ku kuyigirizibwa,

21 Enteekateeka z’omuntu ziba nnyingi mu mutima gwe;

22 Ekintu omuntu kye yeegomba kwe kwagala okutaggwaawo,

23 Okutya Mukama kutuusa mu bulamu;

24 Omugayaavu annyika omukono gwe mu kibya,

25 Kangavvula omunyoomi, abatamanyi bayigire ku ye,

26 Omwana abba ebya kitaawe n’agobaganya ne nnyina,

27 Mwana wange konoolekayo okuyigirizibwa,

28 Omujulizi omulimba atyoboola ensala ey’amazima,

29 Ebibonerezo bitekebwawo kukangavvula banyoomi,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado