1 Eyeggya ku banne aba yeerowoozako yekka,
2 Omusirusiru tasanyukira kutegeera,
3 Okukola ekibi bwe kujja n’okunyooma kujjirako,
4 Ebigambo by’omu kamwa k’omuntu mazzi ga buziba,
5 Si kirungi kuttira mubi ku liiso,
6 Akamwa k’omusirusiru kamuleetera entalo
7 Akamwa k’omusirusiru ke kamuleetera okuzikirira,
8 Ebigambo by’omuntu ageya biri ng’emmere ewoomerera,
9 Omuntu omugayaavu mu mirimu gy’akola,
10 Erinnya lya Mukama kigo ky’amaanyi,
11 Obugagga bw’omugagga, kye kibuga kye ekiriko bbugwe ow’amaanyi,
12 Omuntu nga tannagwa, omutima gwe gwegulumiza, naye okwetoowaza kumuweesa ekitiibwa.
13 Oyo addamu amangu mu nsonga gy’ateetegerezza,
14 Omwoyo gw’omuntu gumuwanirira mu bulwadde,
15 Omutima gw’omwegendereza guyiga okumanya,
16 Ekirabo ky’omuntu kimuseguliza,
17 Asooka okweyogerako y’afaanana ng’omutuufu,
18 Okukuba akalulu kimalawo empaka,
19 Kyangu okuwamba ekibuga ekiriko bbugwe ow’amaanyi, okusinga okukomyawo owooluganda anyiize,
20 Omuntu anakkutanga ebigambo ebiva mu kamwa ke;
21 Olulimi lulina obuyinza okuwa obulamu oba okutta,
22 Azuula omukazi omulungi ow’okuwasa aba azudde ekirungi,
23 Omwavu yeegayirira,
24 Akwana emikwano emingi yeereetera okuzikirira,