1 Omwana omugezi assaayo omwoyo eri ebiragiro bya kitaawe,
2 Omuntu asanyuka olw’ebirungi ebiva mu bibala bya kamwa ke,
3 Oyo eyeegendereza by’ayogera akuuma obulamu bwe,
4 Omuntu omugayaavu yeegomba kyokka n’atabaako ky’afuna,
5 Omuntu omutuukirivu akyawa obulimba,
6 Obutuukirivu bukuuma omuntu omwesimbu,
7 Omuntu omu ayinza okwefuula omugagga ate nga taliiko ky’alina,
8 Obugagga bw’omuntu buyinza okumununula,
9 Ekitangaala ky’abatuukirivu kyaka nnyo,
10 Amalala gazaala buzaazi nnyombo,
11 Ensimbi enkumpanye ziggwaawo,
12 Essuubi erirwawo okutuukirira lirwaza omutima,
13 Omuntu anyooma ebiragiro aligwa mu mitawaana,
14 Okuyigiriza kw’omuntu alina amagezi nsulo ya bulamu,
15 Okutegeera okulungi kuleeta okuganja,
16 Omuntu omwegendereza akola amaze kulowooza,
17 Omubaka omubi yeesuula mu mitawaana,
18 Anyooma okukangavvulwa yeereetako obwavu n’obuswavu,
19 Ekyegombebwa bwe kituukirira kisanyusa omutima,
20 Oyo atambula n’abantu abagezi ageziwala,
21 Emitawaana gigoberera aboonoonyi,
22 Omuntu omulungi alekera bazzukulu be ebyobusika,
23 Ennimiro z’abaavu ziyinza okuvaamu emmere nnyingi,
24 Atakozesa kaggo akyawa omwana we,
25 Omutuukirivu alya emmere ye n’akkuta,