Provérbios 14

LUG

1 Omukazi ow’amagezi yeezimbira ennyumba ye,

2 Omuntu atambulira mu bugolokofu atya Mukama,

3 Ebigambo by’omusirusiru bye bimuviirako okukubwa,

4 Awataba nte nnume ezirima ebyagi biba bikalu,

5 Omujulizi ow’amazima talimba,

6 Omukudaazi anoonya amagezi n’atagalaba,

7 Teweeretereza muntu musirusiru,

8 Omutegeevu mugezi kubanga afaayo okutegeera by’akola,

9 Abasirusiru banyooma okugololwa nga bakoze ensobi,

10 Buli mutima gumanya okulumwa kwagwo,

11 Ennyumba y’abakozi b’ebibi erizikirizibwa,

12 Waliwo ekkubo erirabika nga ttuufu eri omuntu,

13 Enseko zandibaawo naye ng’omutima gujjudde ennaku,

14 Omuntu atalina kukkiriza alisasulwa empeera emusaanira olw’ebikolwa bye,

15 Ow’amagezi amatono amala gakkiriza buli kigambo ky’awulira,

16 Omuntu ow’amagezi atya Mukama n’aleka okukola ebibi,

17 Omuntu asunguwala amangu akola eby’obusirusiru,

18 Abatalina magezi basikira butaliimu,

19 Abakozi b’ebibi balivuunamira abatuukirivu,

20 Omwavu alagajjalirwa abantu nga ne muliraanwa we omutwaliddemu,

21 Anyooma muliraanwa we akola kibi,

22 Abateekateeka okukola ebibi, tebawaba?

23 Buli mulimu ogukolebwa n’amaanyi gubaako amagoba,

24 Abagezi bafuna engule ey’obugagga,

25 Omujulizi ow’amazima awonya obulamu bw’abantu,

26 Atya Mukama alina ekiddukiro eky’amaanyi,

27 Okutya Mukama ye nsulo y’obulamu,

28 Ekitiibwa kya kabaka kiri mu kuba n’abantu bangi,

29 Omuntu omugumiikiriza aba n’okutegeera kungi,

30 Omutima ogulina emirembe guwangaaza omuntu,

31 Omuntu atulugunya abaavu anyooma oyo eyabatonda,

32 Akacwano bwe kajja, omukozi w’ebibi agwa,

33 Amagezi gabeera mu mutima gw’omuntu alina okutegeera,

34 Obutuukirivu buzimba eggwanga,

35 Kabaka asanyukira omuddu akola eby’amagezi,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado