Provérbios 12

LUG

1 Buli asanyukira okukangavvulwa ayagala amagezi;

2 Omuntu omulungi aganja mu maaso ga Mukama,

3 Omuntu tanywezebwa lwa kukola bitali bya butuukirivu,

4 Omukyala ow’empisa ennungi ssanyu era ngule ya mwami we,

5 Enteekateeka z’omutuukirivu ziba za mazima,

6 Ebiteeso by’abakozi b’ebibi kuyiwa musaayi,

7 Abakozi b’ebibi bagwa ne basaanirawo ddala,

8 Ebigambo by’omugezi bimuleetera okusiimibwa,

9 Omuntu eyeetoowaza ne yeekolera,

10 Omutuukirivu afaayo ku bisolo bye,

11 Oyo eyeerimira aliba n’emmere nnyingi,

12 Abakozi b’ebibi baagala okubba omunyago gwa babbi bannaabwe,

13 Ebigambo by’omukozi w’ebibi bimusuula mu mitawaana,

14 Omuntu ajjuzibwa ebirungi okuva mu bibala bye bigambo by’akamwa ke,

15 Ekkubo ly’omusirusiru ddungi mu kulaba kwe ye,

16 Omusirusiru alaga mangu obusungu bwe,

17 Omujulizi ow’amazima awa obujulizi obutuufu,

18 Ebigambo ebyanguyirize bisala ng’ekitala ekyogi,

19 Emimwa egyogera amazima gibeerera emirembe gyonna,

20 Obulimba buli mu mitima gyabo abategeka okukola ebibi,

21 Tewali kabi konna kagwa ku batuukirivu,

22 Mukama akyawa emimwa egirimba,

23 Omuntu omutegeevu talaga nnyo by’amanyi,

24 Omukono gw’omunyiikivu gulimufuula omufuzi,

25 Omutima ogweraliikirira guleetera omuntu okwennyika,

26 Omutuukirivu yeegendereza mu mikwano gye,

27 Omuntu omugayaavu tayokya muyiggo gwe,

28 Mu kkubo ery’obutuukirivu mulimu obulamu,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado