Provérbios 11

LUG

1 Minzaani eteri ya mazima ya muzizo eri Mukama,

2 Amalala bwe gajja, ng’obuswavu butuuse,

3 Obwesimbu bw’abatuukirivu bubaluŋŋamya,

4 Obugagga tebugasa ku lunaku olw’okusalirwako omusango,

5 Obutuukirivu bw’abalongoofu bubatambuliza mu kkubo eggolokofu

6 Obutuukirivu bw’abagolokofu bubawonya,

7 Omukozi w’ebibi bw’afa, essuubi lye libula,

8 Omutuukirivu aggyibwa mu mitawaana,

9 Akamwa k’oyo atatya Katonda, kazikiriza muliraanwa,

10 Abatuukirivu bwe bakulaakulana ekibuga kijaguza;

11 Omukisa gw’abatuukirivu gukulaakulanya ekibuga:

12 Omuntu atalina magezi anyooma muliraanwa we,

13 Aseetula olugambo atta obwesigwa,

14 Awatali kuluŋŋamizibwa eggwanga lidobonkana,

15 Eyeeyimirira omuntu gw’atamanyiko alibonaabona,

16 Omukazi ow’ekisa aweebwa ekitiibwa,

17 Omusajja alina ekisa aganyulwa,

18 Omukozi w’ebibi afuna empeera ey’obukuusa,

19 Omuntu omutuukirivu ddala alifuna obulamu,

20 Mukama akyawa abantu abalina emitima emikyamu,

21 Mutegeerere ddala ng’abakozi b’ebibi tebalirema kubonerezebwa,

22 Ng’empeta ya zaabu mu nnyindo y’embizzi,

23 Abatuukirivu bye beegomba bivaamu birungi byereere,

24 Omuntu agaba obuteerekereza, yeeyongera bweyongezi kugaggawala;

25 Omuntu agaba anagaggawalanga,

26 Abantu bakolimira oyo akweka eŋŋaano mu kiseera eky’obwetaavu,

27 Oyo anyiikira okukola obulungi afuna okuganja,

28 Oyo eyeesiga obugagga bwe aligwa,

29 Omuntu aleeta emitawaana mu maka g’ewaabwe, alisikira mpewo;

30 Ekibala ky’omutuukirivu muti gwa bulamu,

31 Obanga omutuukirivu alifuna ekimusaanidde ku nsi kuno,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado