Jeremias 50

LUG

1 Kino kye kigambo Mukama Katonda kye yayogerera mu nnabbi Yeremiya ekikwata ku Babulooni n’ensi ey’Abakaludaaya.

2 “Buulira mu mawanga era olangirire,

3 Eggwanga okuva mu bukiikakkono lijja kukirumba

4 “Mu nnaku ezo, era mu kiseera ekyo,”

5 Balibuuza ekkubo eridda e Sayuuni

6 “Abantu bange babadde ndiga ezibuze;

7 Buli eyabasanganga nga abatulugunya;

8 “Mudduke okuva e Babulooni;

9 Kubanga, laba, ndigolokosa ekibiina ky’amawanga amanene

10 Noolwekyo ensi y’Abakaludaaya erinyagibwa;

11 “Kubanga musanyuka ne mujaguza,

12 nnyammwe alikwatibwa ensonyi;

13 Olw’obusungu bwa Mukama Katonda tajja kubeeramu bantu,

14 “Musimbe ennyiriri okwetooloola Babulooni,

15 Mumukube olube ku buli ludda.

16 Asiga mumuggye mu Babulooni,

17 “Isirayiri kisibo kya ndiga ezisaasaanye,

18 Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti,

19 Naye ndikomyawo Isirayiri mu kisibo kye

20 Mu nnaku ezo, era mu biseera ebyo,” bw’ayogera Mukama Katonda, “omusango ku Isirayiri gulinoonyezebwa, naye tegulibaawo, era n’ebibi bya Yuda birinoonyezebwa, naye tewaliba na kimu, kubanga ndisonyiwa abo bendeseewo.

21 “Mulumbe ensi ye Merasayimu

22 Oluyoogaano lw’olutalo luwulirwa mu ggwanga,

23 Ennyondo y’ensi yonna

24 Nakutegera omutego, ggwe Babulooni,

25 Mukama agguddewo etterekero ly’ebyokulwanyisa bye

26 Mujje mumulumbe mmwe abava mu buli nsonda,

27 Mutte ennume zaabwe zonna,

28 Muwulire eby’abadduka n’abanoonyi b’obubudamu okuva mu Babulooni

29 “Koowoola abalasi b’obusaale balumbe Babulooni,

30 Noolwekyo, abavubuka be baligwa mu nguudo;

31 “Laba, ndi mulabe wo, ggwe ow’amalala,”

32 Oyo ow’amalala alyesittala agwe

33 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

34 Omununuzi waabwe w’amaanyi,

35 “Ekitala kyolekedde Abakaludaaya,”

36 Ekitala kyolekedde bannabbi baabwe ab’obulimba!

37 Ekitala kyolekedde embalaasi ze n’amagaali

38 Ekyeya kyolekedde amazzi gaamu!

39 “Noolwekyo ensolo z’omu nsiko ziribeera eyo n’empisi,

40 Katonda nga bwe yazikiriza Sodomu ne Ggomola

41 “Laba, eggye liva mu bukiikakkono;

42 Balina obusaale n’amafumu,

43 Kabaka w’e Babulooni afunye amawulire agabafaako,

44 Ng’empologoma eva mu kibira kya Yoludaani

45 Noolwekyo, wulira Mukama ky’ategekedde Babulooni,

46 Olw’oluyoogaano lw’okuwambibwa kwa Babulooni, ensi erikankana;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado