Jeremias 49

LUG

1 Ebikwata ku baana ba Amoni bye bino.

2 Naye ennaku zijja,” bw’ayogera Mukama Katonda,

3 “Kaaba, ggwe Kesuboni, kubanga Ayi kizikiridde!

4 Lwaki mwenyumiriza olw’ebiwonvu byammwe,

5 Ndikuleetako entiisa,

6 “Naye oluvannyuma ndikomyawo nate omukisa gy’abaana ba Amoni,”

7 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

8 Mukyuke mudduke mwekweke mu mpuku eziri ewala

9 Abanozi b’emizabbibu singa bazze gy’oli,

10 Naye ndyambula Esawu mwerule;

11 Bamulekwa mu mmwe mubaleke, ndibalabirira.

12 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Obanga abo abatandinywedde ku kikompe bawaliriziddwa okukinywako, lwaki mmwe temubonerezebwa? Temuuleme kubonerezebwa, mulina okukinywa.

13 Neerayirira,” bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Bozula alifuuka matongo era ekibuga ekijjudde entiisa, ekinyoomebwa era ekikolimire, era ebibuga bye byonna biriba matongo emirembe gyonna.”

14 Mpulidde obubaka okuva eri Mukama Katonda.

15 “Kaakano ndibafuula aba wansi ennyo mu mawanga,

16 Entiisa gy’oleeta

17 “Edomu kirifuuka kyerolerwa,

18 Nga Sodomu ne Ggomola bwe byayonoonebwa,

19 “Ng’empologoma eva mu bisaka by’omu Yoludaani

20 Noolwekyo, muwulire Mukama Katonda kyategese okuleeta ku Edomu,

21 Bwe baligwa ensi erikankana,

22 Laba, alibuuka mu bire ng’empungu n’atumbiira,

23 Ebikwata ku Damasiko:

24 Ddamasiko ayongobedde,

25 Lwaki ekibuga ekimanyiddwa tebakidduse,

26 Ddala abavubuka baakyo baligwa mu nguudo,

27 “Ndiyokya bbugwe wa Ddamasiko omuliro;

28 Bino bye bikwata ku Kedali n’obwakabaka bwa Kazoli, obwalumbibwa Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni.

29 Weema zaabwe n’ebisibo byabwe bya kutwalibwa;

30 “Mudduke mwekukume mangu!

31 “Golokoka olumbe eggwanga eriri mu ggandaalo,

32 Eŋŋamira zaabwe zaakunyagibwa,

33 “Kazoli alifuuka kifo kya bibe,

34 Kino kye kigambo kya Mukama Katonda ekyajjira nnabbi Yeremiya ekikwata ku Eramu, nga Zeddekiya kabaka wa Yuda kyajje alye obwakabaka.

35 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

36 Era ndireeta ku Eramu empewo ennya,

37 Ndimenyeramenyera Eramu mu maaso g’abalabe be,

38 Nditeeka entebe yange ey’obwakabaka mu Eramu

39 “Wabula ekiseera kijja,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado