Jeremias 48

LUG

1 Ebikwata ku Mowaabu:

2 Mowaabu taddeyo kutenderezebwa;

3 Muwulirize emiranga egiva e Kolonayimu,

4 Mowaabu alimenyebwa;

5 Bakwata ekkubo erigenda e Lukisi,

6 Mudduke! Muwonye obulamu bwammwe;

7 Kubanga mwesiga ebikolwa byammwe n’obugagga bwammwe,

8 Omuzikiriza alirumba buli kibuga,

9 Muwe Mowaabu ebiwaawaatiro abuuke agende

10 “Akolimirwe oyo agayaalira omulimu gwa Mukama Katonda.

11 “Mowaabu abadde mirembe okuva mu buvubuka bwe,

12 Naye ennaku zijja,”

13 Awo Mowaabu alikwatibwa ensonyi olwa Kemosi,

14 “Oyinza otya okugamba nti, ‘Tuli balwanyi,

15 Mowaabu alizindibwa n’ebibuga bye ne bizikirizibwa;

16 “Okugwa kwa Mowaabu kusembedde;

17 Mumubeesebeese mwenna abamwetoolodde,

18 “Mukke muve mu kitiibwa kyammwe

19 Muyimirire ku luguudo mulabe,

20 Mowaabu aswadde kubanga amenyesemenyese.

21 Okusala omusango kutuuse mu nsi ey’ensenyi

22 ne ku Diboni, ne ku Nebo ne ku Besudibulasayimu,

23 ne ku Kiriyasayimu ne ku Besugamuli ne ku Besumyoni;

24 ne ku Keriyoosi ne ku Bozula

25 Ejjembe lya Mowaabu lisaliddwako,

26 “Mumutamiize;

27 Isirayiri tewagisekereranga?

28 Muve mu bibuga byammwe mubeere mu njazi,

29 “Tuwulidde amalala ga Mowaabu

30 Mmanyi obusungu bwe obutaliimu,” bw’ayogera Mukama Katonda,

31 Noolwekyo nkaabirira Mowaabu,

32 Nkukaabira ggwe amaziga, nga Yazeri bw’akaaba,

33 Essanyu n’okujaguza biggiddwa ku nnimiro

34 “Amaloboozi g’okukaaba kwabwe galinnye

35 Ndiggyawo

36 “Noolwekyo omutima gwange gukaabira Mowaabu ng’endere;

37 Buli mutwe mumwe

38 Ku buli kasolya ka nnyumba e Mowaabu

39 “Ng’amenyeddwamenyeddwa! Nga bakaaba!

40 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti:

41 Ebibuga birikwatibwa

42 Mowaabu alizikirizibwa,

43 Entiisa n’obunnya n’omutego bibalindiridde,

44 “Buli alidduka entiisa

45 “Mu kisiikirize kya Kesuboni,

46 Zikusanze ggwe, Mowaabu.

47 “Ndikomyawo nate obugagga bwa Mowaabu

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado