Jó 8

LUG

1 Awo Birudaadi Omusukusi n’addamu n’agamba nti,

2 “Onookoma ddi okwogera ebintu bino?

3 Katonda akyusakyusa mu nsala ye?

4 Abaana bo bwe baayonoona eri Mukama,

5 Kyokka bw’onoonoonya Katonda,

6 bw’onooba omulongoofu era ow’amazima,

7 Wadde ng’entandikwa yo yali ntono,

8 Buuza ku mirembe egy’edda,

9 kubanga ffe twazaalibwa jjuuzi era tetulina kye tumanyi,

10 Tebaakulage bakumanyise era bakutegeeze ebigambo bye mitima gyabwe

11 Ebitoogo biyinza okumera

12 Biba bikyakula nga tebinnasalibwa,

13 Bw’etyo enkomerero bw’ebeera ey’abo bonna abeerabira Katonda,

14 Ebyo bye yeesiga byatika mangu,

15 Yeesigama wuzi za nnabbubi ne zikutuka

16 Ali ng’ekimera ekifukirire obulungi ekiri mu musana,

17 emirandira gyakyo nga gyezingiridde, okwetooloola entuumu y’amayinja,

18 Naye bwe bakiggya mu kifo kyakyo,

19 Mazima ddala essanyu lyakyo liggwaawo,

20 Mazima ddala Katonda talekerera muntu ataliiko musango,

21 Ajja kuddamu ajjuze akamwa ko enseko,

22 Abalabe bo balijjula obuswavu,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado