Jó 37

LUG

1 “Kino kikankanya omutima gwange,

2 Wuliriza okubwatuka kw’eddoboozi lye,

3 Asumulula eggulu ne limyansa wansi w’eggulu wonna,

4 Kino oluggwa, okuwuluguma kw’eddoboozi lye kwe kuddako,

5 Eddoboozi lya Katonda libwatuka mu ngeri ey’ekitalo;

6 Agamba omuzira nti, ‘Ggwa ku nsi,’

7 Emirimu gya buli muntu giyimirira,

8 Ensolo ne ziryoka zessogga empuku zaazo,

9 Omuyaga ne gulyoka guva mu nnyumba yaagwo,

10 Omuzira ne guva mu mukka gwa Katonda

11 Ebire abijjuza amatondo g’amazzi,

12 Byetooloolatooloola nga y’abiragira,

13 Bwe kuba kubonereza, oba okufukirira ensi

14 “Wuliriza kino Yobu;

15 Omanyi Katonda engeri gy’alagiramu ebire,

16 Omanyi engeri ebire gye bituulamu mu bbanga,

17 Ggwe alina ebyambalo ebibuguma,

18 oyinza okumwegattako ne mubamba eggulu,

19 “Tubuulire kye tunaamugamba;

20 Asaanidde okubuulirwa kye njagala okwogera?

21 Kaakano tewali n’omu ayinza kutunula mu njuba,

22 Mu bukiikakkono evaayo zaabu;

23 Ayinzabyonna tatuukikako era agulumidde mu maanyi,

24 Noolwekyo abantu bamutya,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado