Jó 36

LUG

1 Eriku ne yeeyongera okwogera nti,

2 “Yongera okuŋŋumiikirizaako katono nkulage,

3 Amagezi ge nnina gava wala,

4 Eky’amazima ebigambo byange si bikyamu,

5 “Laba, Katonda wa buyinza, tanyooma bantu;

6 Talamya bakozi ba bibi,

7 Taggya maaso ge ku batuukirivu,

8 Naye abantu bwe baba basibiddwa enjegere

9 n’abategeeza ensobi zaabwe, n’okwonoona kwabwe,

10 aggula amatu gaabwe bawulirize okunenyezebwa

11 Bwe bamugondera ne bamuweereza,

12 Naye bwe batamugondera,

13 “Ab’emitima egitatya Katonda baba n’obukyayi.

14 Bafiira mu buvubuka bwabwe

15 Anunula anyigirizibwa mu kubonaabona kwe,

16 “Akusendasenda okukuggya mu kamwa k’okubonaabona,

17 Naye kaakano weetisse omugugu ogw’okusalirwa omusango abakozi b’ebibi gwe basaanira;

18 Weegendereze oleme kukkiriza kusendebwasendebwa;

19 Obugagga bwo

20 Teweegomba budde bwa kiro

21 Weegendereze oleme kukola bitali bya butuukirivu,

22 “Laba Katonda yagulumira mu maanyi ge;

23 Ani eyali amukubidde amakubo,

24 Jjukira ng’oteekwa okugulumizanga emirimu gye,

25 Abantu bonna baagiraba,

26 Laba, Katonda agulumizibwe! Assukiridde okutegeera kwaffe;

27 “Kubanga akuŋŋaanya amatondo g’amazzi,

28 ebire bivaamu amazzi gaabyo,

29 Ani ayinza okutegeera engeri gy’asaasaanyamu ebire,

30 Laba, asaasaanya okumyansa kw’eggulu,

31 Eyo y’engeri gy’afugamu amawanga,

32 Emikono gye agijjuza eraddu,

33 Okubwatuka kwayo kulangirira kibuyaga ajja,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado