Jó 34

LUG

1 Awo Eriku ne yeeyongera okwogera nti,

2 “Muwulire ebigambo byange, mmwe abasajja ab’amagezi;

3 Kubanga okutu kugezesa ebigambo

4 Leka twesalirewo ekituufu;

5 “Yobu agamba nti, ‘Siriiko musango,

6 Wadde nga ndi mutuufu,

7 Musajja ki ali nga Yobu,

8 Atambula n’abakozi b’ebibi,

9 Kubanga agambye nti, ‘Omuntu talina kyaganyulwa

10 Noolwekyo mumpulirize mmwe abasajja abalina okutegeera.

11 Asasula omuntu olw’ekyo ky’aba akoze;

12 Weewaawo amazima gali nti, Katonda tasobya.

13 Obuyinza yabuggya eri ani okukulembera ensi?

14 Singa asalawo n’atwala omwoyo gw’omuntu

15 abantu bonna bandizikiriridde wamu,

16 “Bw’oba olina okutegeera, wuliriza kino;

17 Oyo atayagala bwenkanya asobola okufuga?

18 Oyo si ye agamba bakabaka nti, ‘Tolina mugaso,’

19 atattira balangira ku liiso

20 Mu kaseera buseera baba bafiiridde wakati mu ttumbi.

21 “Amaaso ge gatunuulira amakubo g’abantu;

22 Teri kifo kikwafu wadde ekisiikirize eky’amaanyi,

23 Katonda teyeetaaga kwongera kwekebejja bantu

24 Awatali kwebuuza ku muntu yenna, amenyaamenya ab’amaanyi

25 Olw’okubanga amanyi ebikolwa byabwe,

26 Ababonereza olw’ebikolwa byabwe ebibi

27 kubanga baamuvaako ne balekeraawo okumugoberera

28 Baleetera abaavu okukaaba, ne kumutuukako

29 Naye bw’asalawo obutabaako ky’ayogera, ani ayinza okumunenya?

30 aziyiza omuntu atatya Katonda okufuga,

31 “Singa omuntu agamba Katonda nti,

32 kye sitegeera kinjigirize,

33 olwo Katonda akuddemu nga bw’oyagala,

34 “Abantu abalina okutegeera mumbuulire,

35 ‘Yobu ayogeza butamanya

36 Singa Yobu agezesebbwa okutuusa ku nkomerero,

37 Kubanga ku kibi kye ayongeddeko obujeemu,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado