1 “Nakola endagaano n’amaaso gange;
2 Kiki Katonda kye yandinsasudde okuva waggulu,
3 Emitawaana tegijjira abo abatali batukuvu,
4 Amakubo gange gonna tagalaba,
5 Obanga natambulira mu bulimba
6 leka mpimibwe ku minzaani ya Katonda
7 Obanga ekigere kyange kyali kikyamye okuva mu kkubo,
8 kale nsige, omulala abirye,
9 Obanga omutima gwange gwali gusendeddwasendeddwa omukazi,
10 kale omukazi wange ase eŋŋaano y’omusajja omulala,
11 Kubanga ekyo kyandibadde kya kivve,
12 Ogwo gwandibadde muliro ogwokya okutuusa mu kuzikirira,
13 “Obanga nnali nnyoomye ensonga y’omuddu wange oba omuddu wange omukazi,
14 kale ndikola ntya Katonda bw’alinnyimukiramu?
15 Eyantonda mu lubuto nabo si ye yabatonda?
16 “Obanga nnamma omwavu ekintu kyonna,
17 obanga nnali ndidde akamere kange nzekka
18 kubanga okuva mu buto bwange namulera nga kitaawe,
19 Obanga nnali ndabye omuntu yenna ng’afa olw’okubulwa ebyambalo,
20 mpozzi omutima gwe, gwe gutansiima,
21 obanga nayimusa omukono gwange eri abatalina bakitaabwe,
22 kale omukono gwange gukutuke ku kibegabega kyange,
23 Olw’okutya okuzikirizibwa Katonda n’olw’obukulu bwe,
24 “Obanga nateeka obweyamo bwange mu zaabu
25 obanga neeyagala olw’okuba n’obugagga obungi,
26 obanga nnali ntunuulidde enjuba,
27 omutima gwange ne gusendebwasendebwa mu kyama,
28 era n’ekyo kyandibadde kibi ekiŋŋwanyiza okusalirwa omusango
29 “Obanga nasanyuka ng’omulabe wange afunye emitawaana
30 sakkiriza kamwa kange kwonoona
31 Abantu b’omu nnyumba yange bwe baba tebabuuzanga nti,
32 Tewali mutambuze yasula ku kkubo,
33 Obanga nakweka ekibi kyange ng’abantu bwe bakola,
34 olw’okutya ekibiina,
35 so nga waliwo ayinza okumpulira,
36 “Ddala ddala nandibyambadde ku kibegabega kyange,
37 Nandimunnyonnyodde buli kifo we nalinnya ekigere,
38 “Singa ettaka lyange linkaabirira,
39 obanga ndiddemu ebibala awatali kusasula,
40 leka omwennyango gumere mu kifo ky’eŋŋaano,