Jó 29

LUG

1 Yobu n’ayongera okwogera nti,

2 “Nga nneegomba emyezi egyayita,

3 ettaala ye bwe yayakiranga omutwe gwange,

4 Mu biro we nabeerera ow’amaanyi,

5 Ayinzabyonna bwe yali ng’akyali nange

6 n’ekkubo lyange nga lisiigiddwa omuzigo

7 “Bwe nalaganga ku mulyango gw’ekibuga

8 abavubuka abato bandabanga ne badda ebbali,

9 abakungu ab’oku ntikko ne balekeraawo okwogera,

10 ab’ebitiibwa ne balekeraawo okwogera,

11 Buli kutu okwampuliranga nga kwesiima,

12 kubanga nawonyanga abaavu abaakaabiranga obuyambi,

13 Omusajja ng’afa, y’ansabira omukisa,

14 Ne nnyambala obutuukirivu ng’engoye zange,

15 Nnali maaso g’abamuzibe

16 Nnali kitaawe w’abanaku,

17 Namenyanga amannyo g’abakozi b’ebibi,

18 “Nalowooza nti, ‘Ndifiira mu nnyumba yange

19 Omulandira gwange gulituuka mu mazzi,

20 Ekitiibwa kyange tekirikaddiwa mu nze,

21 “Abantu beesunganga okumpuliriza,

22 Bwe namalanga okwogera, nga tewaba addayo kwogera,

23 Bannindiriranga ng’enkuba

24 Bwe nabamwenyeranga nga tebakikkiriza;

25 Nabasalirangawo eky’okukola,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado