Jó 27

LUG

1 Yobu n’ayongera okwogera kwe bw’ati nti,

2 “Nga Katonda bw’ali omulamu, agaanye okusala ensonga yange mu mazima,

3 gye nkomye okuba nga nkyalina obulamu mu nze,

4 emimwa gyange tegijja kwogera butali butuukirivu,

5 Sirikkiriza nti muli batuufu;

6 Nzija kwongera okunywerera ku butuukirivu bwange obutabuleka;

7 “Abalabe bange babeere ng’abakozi b’ebibi,

8 Kubanga ssuubi ki oyo atalina Katonda ly’aba nalyo ng’asaliddwako,

9 Katonda awulira okukaaba kwe

10 Alifuna essanyu mu oyo Ayinzabyonna?

11 Nzija kubayigiriza ebikwata ku maanyi ga Katonda;

12 Weekalirize bino byonna bye mwerabiddeko,

13 “Eno y’empeera Katonda gy’awa abakozi b’ebibi,

14 Abaana be ne bwe baba bangi batya, enkomerero yaabwe kitala;

15 Abo abaliwona kawumpuli, balifa ne baziikibwa,

16 Wadde ng’atereka effeeza ng’enfuufu,

17 ebyo bye yeeterekera omutuukirivu y’alibyambala,

18 Ennyumba gy’azimba eribeera ng’ey’ekiwojjolo;

19 Agenda okwebaka nga mugagga, naye ekyo tekiddemu kubaawo,

20 Entiisa erimuzingako ng’amataba;

21 Embuyaga ey’ebuvanjuba emutwalira ddala n’agenda;

22 Emukuba awatali kusaasira,

23 Erimukubira engalo zaayo,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado