1 Awo Birudaadi Omusuki n’addamu n’ayogera nti,
2 “Okufuga kwa Katonda n’entiisa ya Katonda;
3 Amaggye ge gasobola okubalibwa?
4 Olwo omuntu ayinza atya okwelowooza nti mutuukirivu awali Katonda?
5 Laba n’omwezi tegulina bye gwaka,
6 Ate omuntu obuntu oyo envunyu obuvunyu,