Jó 20

LUG

1 Awo Zofali Omunaamasi n’amuddamu nti,

2 “Ebirowoozo byange ebiteganyiziddwa binkubiriza okukuddamu

3 Mpulidde nga nswadde olw’okunenya,

4 “Ddala omanyi nga bwe byali okuva edda,

5 nti Enseko z’omwonoonyi ziba z’akaseera katono,

6 Newaakubadde ng’amalala ge gatuuka ku ggulu

7 alizikirira emirembe n’emirembe nga empitambi ye:

8 Abulawo ng’ekirooto, n’ataddayo kulabika;

9 Eriiso eryamulaba teririddayo kumulaba,

10 Abaana be basaana bakolagane n’abaavu,

11 Amaanyi ag’ekivubuka agajjudde amagumba ge,

12 “Okukola ebibi kuwoomerera mu kamwa ke

13 tayagala kukuleka,

14 Naye emmere ye erimwonoonekera mu byenda,

15 Aliwandula eby’obugagga bye yamira;

16 Alinywa obutwa bw’ensweera;

17 Alisubwa obugga,

18 Bye yateganira alina okubiwaayo nga tabiridde;

19 kubanga yanyigiriza abaavu n’abaleka nga bakaaba,

20 “Ddala ddala talifuna kikkusa mululu gwe,

21 Tewali kimulekeddwawo ky’anaalya;

22 Wakati mu kufuna ebingi okulaba ennaku kumujjira;

23 Ng’amaze okujjuza olubuto lwe,

24 Bw’alidduka ekyokulwanyisa eky’ekyuma,

25 Akasaale kaliviirayo mu mugongo gwe,

26 Ekizikiza ekikutte kye kirindiridde obugagga bwe.

27 Eggulu liryolesa obutali butuukirivu bwe;

28 Ebintu by’ennyumba biritwalibwa,

29 Eyo y’engeri Katonda gy’asasulamu abakozi b’ebibi,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado