Joel 3

LUG

1 “Mu nnaku ezo, era mu biseera ebyo,

2 Ndikuŋŋaanya abamawanga bonna

3 Baagabana abantu bange nga babakubirako obululu;

4 “Mwe Ttuulo ne Sidoni n’enjuyi zonna ez’Abafirisuuti, mmwe b’ani ku Nze? Nnina kye nabakola kye mugezaako okwesasuza? Bwe munaaba nga mugezaako kwesasuza, ebikolwa byammwe nzija kubibakyusizaako mangwago.

5 Kubanga mwatwala effeeza yange ne zaabu yange n’ebintu byange eby’omuwendo omungi ne mubissa mu masabo gammwe.

6 Mwatwala abantu b’omu Yuda ne mu Yerusaalemi ne mubatunza Abayonaani.

7 “Laba, ndibaggyayo mu mawanga gye mwabatunda; mmwe mbakole nga bwe mwabakola.

8 Batabani bammwe ne bawala bammwe ndibaguza batabani ba Yuda, nabo balibaguza abantu ab’omu ggwanga ery’ewala ennyo, ery’e Seba.” Ebyo Mukama y’abyogedde.

9 Bakabona mulangirire mu mawanga bwe muti nti,

10 Enkumbi zammwe muziweeseemu ebitala,

11 Mujje mangu mwe mwenna abamawanga agatwetoolodde,

12 “Amawanga geeteeketeeke

13 Kozesa oluwabyo lwo,

14 Abantu bukadde na bukadde

15 Ekizikiza kibuutikidde enjuba n’omwezi,

16 Mukama aliwuluguma ng’ayima ku Sayuuni;

17 “Kale mulimanya nga Nze Mukama Katonda wammwe,

18 “Olunaku luli bwe lulituuka, ensozi ziritonnyesa wayini omuggya,

19 Misiri erifuuka amatongo

20 Naye mu Yuda mulibeeramu abantu ennaku zonna,

21 Ndyesasuza olw’omusaayi ogw’abo abattibwa,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado