Joel 2

LUG

1 Bakabona mufuuyire ekkondeere mu Sayuuni.

2 Luliba olunaku olutaliiko ssanyu, olw’ekizikiza;

3 Enzige ezikulembedde zirya ng’omuliro ogwokya buli wantu,

4 Zifaanana ng’embalaasi,

5 Zigenda zibuuka ku nsozi

6 Abantu abazirabyeko nga zisembera bali mu bulumi bungi,

7 Zirumba n’amaanyi ng’eggye ery’abalwanyi,

8 Tezirinnyaganako,

9 Zifubutuka ne zigwira ekibuga.

10 Zikankanya ensi

11 Mukama akulembera eggye lye

12 Mukama kyava agamba nti,

13 Muyuze emitima gyammwe

14 Ani amanyi obanga anaakyuka n’abasonyiwa,

15 Mufuuyire ekkondeere mu Sayuuni,

16 Mukuŋŋaanye abantu bonna.

17 Bakabona abaweereza ba Mukama

18 Awo Mukama n’akwatirwa ensi ye ekisa,

19 N’ayanukula abantu be nti,

20 “Ndibagobako eggye ery’omu bukiikakkono

21 Mwe abali mu nsi, temutya.

22 Nammwe ensolo ez’omu nsiko temutya;

23 Musanyuke mmwe abaana ba Sayuuni;

24 Amawuuliro gammwe galijjula eŋŋaano,

25 “Ndibaddizaawo byonna enzige bye zaalya mu myaka egyo.

26 Kale, munaabanga n’ebyokulya bingi nga bwe muneetaaganga.

27 Mulimanya nga ndi wakati mu Isirayiri,

28 “Awo olulituuka oluvannyuma lw’ebyo,

29 Mu biro ebyo

30 Era ndyolesa ebyamagero mu ggulu

31 Enjuba erifuuka ekizikiza,

32 Awo olulituuka buli alikoowoola

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado