1 Buno bwe bubaka bwa Mukama obwajjira Yoweeri mutabani wa Pesweri.
2 Muwulirize mmwe abakadde ba Isirayiri,
3 Mukibuulire abaana bammwe,
4 Ebibinja by’enzige ebisooka bye zitalidde,
5 Muzuukuke, mmwe abatamiivu, mwekaabire amaziga;
6 Eggwanga lirumbye ensi yange,
7 Eggwanga eryo lizikirizza emizabbibu gyange,
8 Mukungubage nga nnamwandu omuto afiiriddwa bba,
9 Ebiweebwayo eby’emmere ey’empeke n’ebiweebwayo eby’okunywa
10 Ennimiro ziweddemu ebirime;
11 Mmwe abalimi mukwatibwe entiisa,
12 Omuzabbibu gukaze
13 Mmwe bakabona, mwesibe mwambale ebibukutu mukungubage.
14 Mulangirire okusiiba okutukuvu
15 Zitusanze olw’olunaku luli!
16 Emmere tetuweddeeko
17 Ensigo ziwotokedde
18 Ensolo nga zisinda!
19 Ayi Mukama, Ggwe gwe nkaabirira,
20 Ensolo ez’omu nsiko nazo zikukaabira okuziyamba,