1 “Musirike mumpulirize mmwe ebizinga,
2 “Ani eyayita omuweereza we okuva mu buvanjuba,
3 N’agenda ng’abagoba embiro n’ayita bulungi mu makubo
4 Ani eyakola kino ng’ayita emirembe gy’abantu
5 Ebizinga by’alaba ne bitya;
6 Buli muntu yayamba muliraanwa we ng’agamba nti;
7 Awo omubazzi n’agumya omuweesi wa zaabu omwoyo,
8 “Naye ggwe Isirayiri omuweereza wange,
9 ggwe, gwe naggya ku nkomerero y’ensi
10 Totya kubanga nze ndi wamu naawe;
11 “Laba, abo bonna abakukambuwalidde
12 Olibanoonya abo abaakukijjanyanga
13 Kubanga nze Mukama Katonda wo
14 Wadde ng’oli lusiriŋŋanyi
15 “Laba ndikufuula ng’ekyuma ekiggya ekisala ennyo,
16 Oliziwewa empewo n’ezifuumula,
17 “Abaavu n’abali mu bwetaavu bwe baneetaganga amazzi
18 Ndikola emigga ku busozi obutaliiko kantu,
19 Ndisimba mu lukoola omuvule ne akasiya,
20 Abantu balyoke balabe bamanye,
21 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda gye muli mmwe nti,
22 “Baleete bakatonda bwabwe
23 Mutubuulire ebigenda okubaawo
24 Laba, temuliiko bwe muli
25 Nonze omuntu alifuluma mu bukiikakkono akoowoola erinnya lyange,
26 Ani eyakyogera nti kiribeerawo tulyoke tumanye,
27 Nasooka okubuulira Sayuuni
28 Naye tewali n’omu mu bakatonda bammwe eyabategeeza kino.
29 Laba, bonna temuli nsa!