1 Mugumye, mugumye abantu bange,
2 Muzzeemu Yerusaalemi amaanyi mumubuulire nti,
3 Eddoboozi ly’oyo ayogera
4 Buli kiwonvu kirigulumizibwa,
5 Ekitiibwa kya Mukama kiribikkulwa,
6 Ne mpulira eddoboozi nga ligamba nti,
7 Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,
8 Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,
9 Ggwe abuulira Sayuuni ebigambo ebirungi,
10 Laba, Mukama Katonda ajja n’amaanyi mangi
11 Aliisa ekisibo kye ng’omusumba,
12 Ani eyali ageze amazzi g’ennyanja mu kibatu kye,
13 Ani eyali aluŋŋamizza Omwoyo wa Mukama?
14 Ani gwe yali yeebuuzizzako amuwe ku magezi,
15 Laba amawanga gali ng’ettondo eriri mu nsuwa,
16 N’ensolo zonna ez’omu kibira kya Lebanooni tezimala kubeera kiweebwayo eri Katonda waffe,
17 Amawanga gonna ag’omu nsi
18 Kale ani gwe mulifaananya Katonda?
19 Ekifaananyi ekyole omukozi akifumba,
20 Oyo omwavu atasobola kufuna ffeeza
21 Temunnamanya,
22 Katonda atuula ku nsi enneekulungirivu,
23 Afuula abafuzi obutaba kintu,
24 Bali ng’ebisimbe ebyakamera biba bya kasimbibwa,
25 “Kale mulinfaananya ani,
26 Muyimuse amaaso gammwe mulabe ebiri ku ggulu.
27 Lwaki ogamba ggwe Yakobo era ne wemulugunya ggwe Isirayiri nti,
28 Tonnamanya?
29 Awa amaanyi abazirika,
30 Abavubuka bazirika, bakoowa,
31 Naye abo abalindirira Mukama