Isaías 22

LUG

1 Obunnabbi obukwata ku Kiwonvu ky’Okwolesebwa:

2 ggwe ekibuga ekijjudde oluyoogaano,

3 Abakulembeze bo bonna baddukidde wamu;

4 Kyenava njogera nti, “Munveeko,

5 Mukama, Mukama Katonda ow’Eggye alina olunaku

6 Eramu ayambalidde omufuko gw’obusaale,

7 Ebiwonvu byo ebisinga obulungi bijjudde amagaali,

8 Okwerinda kwa Yuda kuggyiddwawo.

9 Walaba amabanga agaali mu kwerinda

10 Wabala ebizimbe mu Yerusaalemi

11 Wasima ekidiba omuterekebwa amazzi wakati w’ebisenge ebibiri,

12 Ku lunaku olwo Mukama Katonda ow’Eggye

13 Naye laba, ssanyu na kujaguza,

14 Mukama ow’Eggye akimbikulidde n’aŋŋamba nti, “Ekibi kino tekirisonyiyibwa wadde okuggyibwawo okutuusa lw’olifa,” bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye.

15 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,

16 Okola ki wano era ani yakuwadde olukusa

17 “Weegendereze Mukama Katonda anaatera okukuvumbagira,

18 Alikuzingazingako,

19 Ndikuggya ku ntebe yo,

20 “Mu biro ebyo nditumya omuweereza wange Eriyakimu mutabani wa Kirukiya.

21 Ndimwambaza ekyambalo kyo, ne munyweza n’olukoba lwo, ne mukwasa obuyinza bwo. Aliba kitaawe w’abo ababeera mu Yerusaalemi, n’eri ennyumba ya Yuda.

22 Ndimukwasa ekisumuluzo ky’ennyumba ya Dawudi; bw’aliggulawo tewaliba aggalawo, bw’aliggalawo tewaliba aggulawo.

23 Ndimunyweza mu kifo ng’enkondo ennene, era aliba ntebe ya kitiibwa eri ennyumba ya kitaawe.

24 Ekitiibwa ky’ennyumba ye kiribeera ku nnyumba ye, ne ku zadde lye ne ku nda ye yonna, ne ku bintu bye ebinywerwamu, okuva ku bibya okutuuka ku nsumbi.”

25 Bw’ati bw’ayogera Katonda ow’Eggye nti, “Ku lunaku olwo, enkondo ennene eyakomererwa mu kifo n’enywera erisalibwa, n’eneguka, n’egwa, n’omugugu gw’ekutte gulisarwako.” Mukama ayogedde.

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado