1 Obunnabbi obukwata ku Ddungu eririraanye ennyanja:
2 Nfunye okwolesebwa okw’entiisa:
3 Omubiri gwange kyeguvudde gulumwa,
4 Omutima gwange gutya,
5 Bateekateeka olujjuliro,
6 Kino Mukama ky’aŋŋamba nti,
7 Bw’alaba amagaali
8 Awo omukuumi n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’agamba nti,
9 Laba omusajja wuuno ajjira mu ggaali,
10 Abantu bange, abasesebbuddwa ku gguuliro,
11 Obunnabbi obukwata ku Duuma:
12 Omukuumi ayanukula bw’ati nti,
13 Obunnabbi obukwata ku Buwalabu:
14 muleetere abalumwa ennyonta amazzi; mmwe ababeera mu Teema, muleetere abanoonyi b’obubudamu emmere.
15 Badduka ekitala,
16 Bw’ati Mukama bw’aŋŋamba nti, “Mu mwaka gumu, ng’endagaano gye bakolera omukozi bw’eba, ekitiibwa kyonna ekya Kedali kirikoma.
17 Ku b’obusaale abaliwona, ne ku basajja abalwanyi abazira ab’e Kedali, walisigalawo batono.” Mukama Katonda wa Isirayiri ayogedde.