1 Kuno kwe kwolesebwa Isaaya omwana wa Amozi kwe yalaba ku Yuda ne Yerusaalemi.
2 Olulituuka mu nnaku ez’oluvannyuma
3 Abantu bangi balijja bagambe nti,
4 Alisala enkaayana z’amawanga,
5 Ggwe ennyumba ya Yakobo,
6 Wayabulira abantu bo
7 Ensi yaabwe ejjudde effeeza ne zaabu,
8 Ensi yaabwe ejjudde bakatonda ababumbe,
9 Kale omuntu wa kukkakkanyizibwa,
10 Mugende mwekweke mu njazi,
11 Olunaku lujja okweyisa kw’omuntu
12 Kubanga Mukama Katonda ow’Eggye alina olunaku lw’ategese
13 Alizikiriza emiti gy’omu Lebanooni, emiwanvu emigulumivu,
14 Era n’ensozi zonna empanvu,
15 Na buli mulongooti gwonna omuwanvu,
16 Alizikiriza emmeeri zonna ez’e Talusiisi,
17 Era okwegulumiza kw’abantu kulijemulukuka,
18 N’ebifaananyi bye basinza birizikiririzibwa ddala ku olwo.
19 Abantu balidduka ne beekweka mu mpuku mu mayinja,
20 Ku lunaku olwo abantu balisuulira ddala
21 Balidduka ne beekukuma mu mpuku
22 Mulekeraawo okwesiga omuntu