1 Okwolesebwa kwa Isaaya, mutabani wa Amozi, kwe yafuna okukwata ku Yuda ne Yerusaalemi mu bufuzi bwa Uzziya, ne Yosamu, ne Akazi ne Keezeekiya, bassekabaka ba Yuda.
2 Wulira ggwe eggulu, mpuliriza ggwe ensi,
3 Ente emanya nannyini yo
4 Woowe! Eggwanga erijjudde ebibi,
5 Lwaki mweyongera okujeema?
6 Okuva mu mala g’ekigere okutuuka ku mutwe
7 Ensi yammwe esigadde matongo,
8 Omuwala wa Sayuuni alekeddwa
9 Singa Mukama ow’Eggye
10 Muwulirize ekigambo kya Katonda
11 “Ssaddaaka enkumu ze munsalira
12 Bwe mujja mu maaso gange,
13 Mulekeraawo okuleeta ssaddaaka zammwe ezitaliimu;
14 Emyezi gyammwe Egibonese n’embaga zammwe ez’ennaku entukuvu,
15 Bwe munaayimusanga emikono gyammwe musabe
16 Munaabe, mwetukuze
17 Muyige okukola obulungi, musalenga emisango n’amazima,
18 “Mujje nno tukubaganye ebirowoozo,”
19 Bwe munaagondanga ne muwulira,
20 naye bwe munaagaananga ne mujeemanga
21 Laba ekibuga ekyesigwa
22 Effeeza yo efuuse masengere,
23 Abafuzi bo bajeemu,
24 Noolwekyo kyava ayogera Mukama, Mukama ow’Eggye,
25 Era ndikukwatamu n’omukono gwange,
26 Era ndikomyawo abalamuzi bo ng’olubereberye
27 Sayuuni alinunulibwa lwa bwenkanya,
28 Naye abeewaggula n’abakozi b’ebibi balizikirizibwa wamu,
29 “Kubanga mulikwatibwa ensonyi olw’emiti
30 Kubanga mulibeera ng’omuvule oguwotoka
31 N’omusajja ow’amaanyi alifuuka ng’enfuuzi,