1 Laba kaakano, Mukama,
2 Omusajja ow’amaanyi, n’omusajja omulwanyi omuzira,
3 Omuduumizi akulira ekibinja ky’amakumi ataano,
4 “Era ndifuula abalenzi obulenzi okuba abafuzi baabwe,
5 Era abantu balijooga bannaabwe,
6 Ekiseera kirituuka
7 Naye ku olwo lwennyini aliddamu nti,
8 Kubanga Yerusaalemi kizikiridde
9 Engeri gye batunulamu eragira ddala nga bwe balina omusango,
10 Gamba abatuukirivu nti bo tebaabeeko mutawaana,
11 Zisanze abakozi b’ebivve! Banaatuuka mu kuzikirira!
12 Abantu bange banyigirizibwa abaana abato,
13 Mukama Katonda ali mu kifo kye mu mbuga,
14 Mukama Katonda asala omusango
15 Lwaki mulinnyirira abantu bange,
16 Mukama Katonda agamba nti,
17 Mukama kyaliva aleeta amabwa ku mitwe gy’abakazi ba Sayuuni,
18 Olunaku lujja Mukama lwaliggya ku bakazi b’omu Yerusaalemi ebintu byonna ebibaleetera amalala, ebikomo by’oku magulu, ebitambaala ebibikka ku mitwe, n’obukuufiira,
19 ebyokumatu, ebyambalwa mu bulago, n’obutimba bw’omu maaso,
20 ebyokumitwe, ebyokumikono, ebyomukiwato,
21 empeta ez’oku ngalo n’ez’omu nnyindo,
22 engoye ennungi, n’eminagiro, n’amaganduula, n’obusawo,
23 n’endabirwamu, n’engoye ez’obutimba, n’eza linena, n’ebitambaala eby’oku mitwe ebinaanikiddwa n’amayinja ag’omuwendo, n’engoye ezibabikka.
24 Mu kifo ky’akaloosa walibaawo kuwunya kivundu,
25 Abasajja bo balittibwa kitala,
26 N’enzigi za Sayuuni zirikaaba ne zikungubaga