Habacuque 1

LUG

1 Buno bwe bubaka bwa Mukama, Kaabakuuku nnabbi bwe yafuna.

2 Ayi Mukama, ndituusa ddi okukukaabirira

3 Lwaki ondaga obutali bwenkanya

4 Amateeka kyegavudde gatagonderwa

5 “Mutunuulire amawanga, mwetegereze. Mwewuunyize ddala nnyo.

6 Kubanga laba, nkuyimusiza Abakaludaaya,

7 Ba ntiisa, batiibwa,

8 Embalaasi zaabwe zidduka okukira engo,

9 Bajja n’eryanyi bonna,

10 Weewaawo, basekerera bakabaka

11 Awo ne bayita nga bakunta ng’embuyaga;

12 Ayi Mukama toli wa mirembe na mirembe,

13 Amaaso go gajjudde obulongoofu tegatunula ku kibi,

14 Kubanga abantu obafudde ng’ebyennyanja eby’omu nnyanja,

15 Omulabe omubi abakwata bonna ng’eddobo,

16 Kyava awaayo ssaddaaka eri akatimba ke

17 Kale, bwe batyo bwe banaalekebwa okutikkula obutimba bwabwe,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado