1 Kirungi okwebazanga Mukama,
2 okutendanga okwagala kwo okutakoma buli nkya,
3 Okukutenderezanga n’amaloboozi g’enkoba z’ennanga
4 Kubanga ggwe, Ayi Mukama, onkoledde ebinsanyusizza;
5 Emirimu gyo nga mikulu, Ayi Mukama;
6 Omuntu atalina magezi tamanyi;
7 newaakubadde ng’abakola ebibi baloka ng’omuddo,
8 Naye ggwe, Ayi Mukama, ogulumizibwa emirembe gyonna.
9 Kubanga abalabe bo, Ayi Mukama,
10 Naye nze wanfuula wa maanyi okwenkana embogo,
11 Amaaso gaalaba bbugwe ng’agwa ku balabe bange;
12 Abatuukirivu balyegolola ng’enkindu,
13 Egisimbibwa mu nnyumba ya Mukama.
14 Ne mu bukadde bwabwe balibala ebibala;
15 kiryoke kitegeeze nti, Mukama w’amazima,