Salmos 91

LUG

1 Oyo abeera mu kifo eky’ekyama eky’oyo Ali Waggulu Ennyo;

2 Nnaayogeranga ku Mukama nti, Oli kiddukiro kyange era ekigo kyange;

3 Ddala ddala y’anaakuwonyanga omutego gw’omuyizzi,

4 Alikubikka n’ebyoya bye,

5 Tootyenga ntiisa ya kiro,

6 newaakubadde olumbe olusoobasooba mu kizikiza,

7 Abantu olukumi balifiira ku lusegere lwo,

8 Olitunuulira butunuulizi n’amaaso go;

9 Kubanga bw’olifuula Mukama ekiddukiro kyo;

10 tewali kabi kalikutuukako,

11 Kubanga Mukama aliragira bamalayika be

12 Balikuwanirira mu mikono gyabwe;

13 Olirinnya ku mpologoma ne ku nswera;

14 “Olw’okuba nga njagala kyendiva muwonya;

15 Anankowoolanga ne muyitabanga;

16 Ndimuwangaaza n’asanyuka

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado