1 Katonda akubiriza olukiiko lwe olukulu olw’omu ggulu,
2 Mulituusa ddi okusala emisango n’obukuusa,
3 Abanafu n’abatalina bakitaabwe mubalamulenga mu bwenkanya;
4 Mulwanirire abatalina maanyi n’abali mu kwetaaga, mubawonye;
5 Tebalina kye bamanyi, era tebategeera.
6 Njogedde nti, Muli bakatonda,
7 “Naye mugenda kufa ng’abantu obuntu;
8 Ogolokoke, Ayi Katonda, olamule ensi;