1 Ayi Katonda omugabo gwo gulumbiddwa amawanga;
2 Emirambo gy’abaweereza bo bagifudde
3 Omusaayi gwabwe ne guyiibwa ng’amazzi
4 Baliraanwa baffe batuyisaamu amaaso,
5 Ayi Mukama olitusunguwalira kutuusa ddi, nnaku zonna?
6 Obusungu bwo bubuubuukire ku mawanga
7 Kubanga bazikirizza Yakobo,
8 Totubalira kibi kya bajjajjaffe;
9 Tuyambe olw’ekitiibwa ky’erinnya lyo,
10 Lwaki abamawanga babuuza nti,
11 Wuliriza okusinda kw’omusibe;
12 Ayi Mukama, baliraanwa baffe abakuduulira,
13 Kale nno, ffe abantu bo era endiga ez’omu ddundiro lyo,