Salmos 69

LUG

1 Ondokole, Ayi Katonda,

2 Ntubira mu bitosi

3 Ndajanye ne nkoowa,

4 Abo abankyayira obwereere

5 Ayi Katonda, omanyi obusirusiru bwange,

6 Sisaana kuswaza

7 Ngumiikirizza okuvumwa ku lulwo,

8 Nfuuse nga omugwira eri baganda bange,

9 Nzijudde obuggya olw’ennyumba yo,

10 Bwe nkaaba ne nsiiba,

11 Bwe nnyambala ebibukutu ne nfuuka eky’okuzanyisa kyabwe.

12 Abo abatuula ku mulyango gw’ekibuga banduulira,

13 Naye nze, Ayi Mukama, nsaba ggwe,

14 Onnyinyulule mu ttosi

15 amataba galeme okumbuutikira

16 Onnyanukule, Ayi Mukama olw’obulungi bw’okwagala kwo;

17 Tokisa muddu wo maaso go; yanguwa okunziramu,

18 Onsemberere onziruukirire,

19 Omanyi bwe nsekererwa, ne bwe nswazibwa ne bwe siteekebwamu kitiibwa,

20 Okusekererwa kunkutudde omutima

21 Mu kifo ky’emmere bampa mususa,

22 Emmere yaabwe gye bategese okulya ebafuukire ekyambika,

23 Amaaso gaabwe gazibe baleme okulaba,

24 Bayiweeko ekiruyi kyo,

25 Ebifo byabwe bifuuke bifulukwa,

26 Kubanga bayigganya oyo gw’ofumise,

27 Bavunaane omusango kina gumu,

28 Bawanduukululwe mu kitabo ky’obulamu;

29 Ndi mu bulumi era mu nnaku;

30 Nnaatenderezanga erinnya lya Katonda nga nnyimba;

31 Kino kinaasanyusanga Mukama okusinga okumuwa ente ennume,

32 Abaavu banaakirabanga ne basanyuka;

33 Kubanga Mukama awulira abo abali mu kwetaaga,

34 Kale eggulu n’ensi bimutenderezenga

35 Kubanga Katonda alirokola Sayuuni,

36 Abaana b’abaweereza be balikisikira;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado