Salmos 68

LUG

1 Katonda agolokoke, abalabe be basaasaane,

2 Ng’empewo bw’efuumuula omukka,

3 Naye abatuukirivu basanyuke

4 Muyimbire Katonda,

5 Ye Kitaawe w’abataliiko bakitaabwe, ye mukuumi wa bannamwandu;

6 Katonda afunira abatalina we babeera ekifo eky’okubeeramu,

7 Ayi Katonda, bwe wakulembera abantu bo,

8 ensi yakankana,

9 Watonnyesa enkuba nnyingi ku nsi, Ayi Katonda;

10 abantu bo ne babeera omwo; era olw’ekisa kyo ekingi, Ayi Katonda,

11 Mukama yalangirira;

12 “Bakabaka badduse n’amaggye gaabwe;

13 Balabe bwe banyirira n’obugagga bwa ffeeza ne zaabu!

14 Ayinzabyonna yasaasaanya bakabaka,

15 Ggwe olusozi olw’ekitiibwa, olusozi lwa Basani;

16 Lwaki otunuza obuggya ggwe olusozi olw’emitwe emingi?

17 Mukama ava ku lusozi Sinaayi

18 Bwe walinnyalinnya olusozi,

19 Atenderezebwe Mukama, Katonda omulokozi waffe,

20 Katonda waffe ye Katonda alokola;

21 Ddala, Katonda alibetenta emitwe gy’abalabe be,

22 Mukama agamba nti, “Ndibakomyawo nga mbaggya mu Basani,

23 mulyoke munaabe ebigere byammwe mu musaayi gw’abalabe bammwe,

24 Ekibiina kyo ky’okulembedde bakirabye, Ayi Katonda,

25 abayimbi nga bakulembedde, ab’ebivuga nga bavaako emabega

26 Mutendereze Katonda mu kibiina ekinene;

27 Waliwo ekika kya Benyamini asinga obuto kye kikulembedde,

28 Laga obuyinza bwo, Ayi Katonda,

29 Bakabaka balikuleetera ebirabo

30 Nenya ensolo enkambwe ey’omu bisaalu,

31 Ababaka baliva e Misiri,

32 Muyimbire Katonda mmwe obwakabaka obw’ensi zonna.

33 Oyo eyeebagala eggulu erya waggulu ery’edda,

34 Mulangirire obuyinza bwa Katonda,

35 Oli wa ntiisa, Ayi Katonda, mu kifo kyo ekitukuvu.

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado