Salmos 41

LUG

1 Alina omukisa asaasira omunaku;

2 Mukama anaamukuumanga anaawonyanga obulamu bwe,

3 Mukama anaamujjanjabanga nga mulwadde;

4 Nayogera nti, “Ayi Mukama onsaasire omponye; kubanga nnyonoonye mu maaso go.”

5 Abalabe bange boogeza obukyayi nti,

6 Bwe bajja okundaba beefuula mikwano gyange;

7 Abalabe bange bonna abo bateesa mu kaama;

8 Boogera nti, “Endwadde emukutte mbi nnyo,

9 Era ne mukwano gwange gwe neesiganga

10 Naye ggwe, Ayi Mukama, onsaasire,

11 Mmanyi ng’onsanyukira,

12 Onnywezezza mu bwesimbu bwange,

13 Atenderezebwenga Mukama Katonda wa Isirayiri,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado