Salmos 147

LUG

1 Mutendereze Mukama!

2 Mukama azimba Yerusaalemi;

3 Azzaamu amaanyi abo abalina emitima egimenyese,

4 Mukama ategeka omuwendo gw’emmunyeenye;

5 Mukama waffe mukulu era wa kitiibwa; amaanyi g’obuyinza bwe tegatendeka,

6 Mukama awanirira abawombeefu,

7 Muyimbire Mukama ennyimba ez’okumwebaza;

8 Mukama abikka eggulu n’ebire,

9 Ente aziwa emmere, ne bannamuŋŋoona abato abakaaba abaliisa.

10 Essanyu lya Mukama teriri mu maanyi ga mbalaasi,

11 wabula Mukama asanyukira abo abamussaamu ekitiibwa,

12 Tendereza Mukama ggwe Yerusaalemi,

13 kubanga ebisiba enzigi zo, ye abinyweza,

14 Aleeta emirembe ku nsalo zo;

15 Aweereza ekiragiro kye ku nsi;

16 Ayaliira omuzira ku ttaka ne gutukula ng’ebyoya by’endiga enjeru,

17 Omuzira agukanyuga ng’obuyinjayinja;

18 Mukama aweereza ekigambo kye, omuzira ne gusaanuuka;

19 Yategeeza Yakobo ekigambo kye;

20 Tewali ggwanga na limu lye yali akolaganye nalyo bw’atyo;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado