1 Mukama mmwagala,
2 Kubanga ateze okutu kwe gye ndi,
3 Emiguwa gy’okufa gyansiba,
4 Ne ndyoka nkoowoola erinnya lya Mukama nti,
5 Mukama wa kisa, era mutuukirivu;
6 Mukama alabirira abantu abaabulijjo;
7 Wummula ggwe emmeeme yange,
8 Kubanga ggwe, Ayi Mukama, owonyezza omwoyo gwange okufa,
9 ndyoke ntambulirenga mu maaso ga Mukama
10 Nakkiriza kyennava njogera nti,
11 Ne njogera nga nterebuse nti,
12 Mukama ndimusasula ntya
13 Nditoola ekikompe eky’obulokozi,
14 Ndituukiriza obweyamo bwange eri Mukama,
15 Okufa kw’abatukuvu ba Mukama kwa muwendo nnyo eri Mukama.
16 Ayi Mukama,
17 Ndiwaayo ekiweebwayo eky’okwebaza,
18 Ndituukiriza obweyamo bwange eri Mukama,
19 mu mpya z’ennyumba ya Mukama;