1 Si ffe, Ayi Mukama, si ffe.
2 Lwaki amawanga gabuuza nti,
3 Katonda waffe ali mu ggulu;
4 Bakatonda baabwe bakole mu ffeeza ne zaabu,
5 Birina emimwa, naye tebyogera;
6 Birina amatu, naye tebiwulira;
7 Birina engalo, naye tebikwata;
8 abakozi ababikola,
9 Mmwe ennyumba ya Isirayiri mwesigenga Mukama,
10 Mmwe ennyumba ya Alooni mwesigenga Mukama,
11 Mmwe abamutya, mwesigenga Mukama,
12 Mukama anaatujjukiranga, era anaatuwanga omukisa.
13 n’abo abamutya, ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa,
14 Mukama abaaze mweyongere nnyo obungi,
15 Mukama, eyakola eggulu n’ensi,
16 Eggulu ery’oku ntikko lya Mukama,
17 Abafu tebatendereza Mukama,
18 Naye ffe tunaatenderezanga Mukama,