Salmos 102

LUG

1 Wulira okusaba kwange, Ayi Mukama,

2 Tonneekweka

3 Kubanga ennaku zange zifuumuuka ng’omukka,

4 Omutima gwange gulinnyirirwa ng’omuddo, era guwotose;

5 Olw’okwaziirana kwange okunene,

6 Ndi ng’ekiwuugulu eky’omu ddungu,

7 Nsula ntunula,

8 Abalabe bange banvuma olunaku lwonna;

9 Kubanga ndya evvu ng’alya emmere,

10 Olw’obusungu n’okunyiiga kwo;

11 Ennaku zange ziri ng’ekisiikirize ky’olweggulo nga buziba;

12 Naye ggwe, Ayi Mukama, obeera mu ntebe yo ey’obwakabaka emirembe n’emirembe;

13 Olisituka n’osaasira Sayuuni,

14 Kubanga amayinja gaakyo abaweereza bo bagaagala nnyo,

15 Amawanga gonna ganaatyanga erinnya lya Mukama;

16 Kubanga Mukama alizimba Sayuuni buto,

17 Alyanukula okusaba kw’abanaku;

18 Bino leka biwandiikirwe ab’omu mirembe egirijja,

19 Bategeere nti Mukama yatunula wansi ng’asinziira waggulu mu kifo kye ekitukuvu;

20 okuwulira okusinda kw’abasibe,

21 Erinnya lya Mukama, liryoke litenderezebwe mu Sayuuni,

22 abantu nga bakuŋŋaanye, awamu n’obwakabaka,

23 Mukama ammazeemu amaanyi nga nkyali muvubuka;

24 Ne ndyoka mmukaabira nti,

25 Ku ntandikwa wassaawo omusingi gw’ensi;

26 Byonna biriggwaawo, naye ggwe oli wa lubeerera.

27 Naye ggwe tokyuka oli wa lubeerera

28 Abaana b’abaweereza bo baliba mu ddembe;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado